Ekitundu ky'edduwa, n'ebigamba by'okwogera ku Allah.

Okwanukula: yagamba nabbi(okusaasila n'emirembe bibeere ku yye): «Ekifaananyi ky’oyo ajjukira Mukama we n’oyo atajjukira Mukama we kifaananyi kya mulamu namufu». yayogerwa Bukhaari.
-Kino kiri bwe kityo kubanga omuwendo gw’obulamu bw’omuntu gusinziira ku kujjukira kwe Allah.

Okwanukula: 1- Kusiimisa Allah omusaasizi.
2- Kugoba sitaani.
3- Kutangira Omusiraamu ebibi.
4- Kifunisa empeera.

Okwanukula: «LAA ILAAHA ILLA ALLAH»
amakulu teri asinzibwa mubutuufu bw'okusinzibwa okujjako Allah. Yayogerwa Tirmidhi ne ibn Maajah.

Okwanukula: «Alhamdullilahi lladhii ah-yaanaa ba-ada maa amaatanaa, wa-ilaihi nnushuur.»
Amakulu: Amatende amalungi ga Allah oyo atuddiiza obulamu oluvannyuma lw’okututta, era gy’ali gyetulidda. yayogerwa Bukhaari ne Muslim .

Okwanukula: «Alhamdulilahi lladhii kasaanii haadha thauba warazaqaniih min ghairi hauli minni walaa quwwah».
Amakulu:
Amatendo ga Allah oyo anyambazza olugoye luno, era n'alungabirira nga tebubadde busobozi bwange wadde amaanyi gange. yayogerwa Abu Dauda, ne Tirmidhi n'abalala.

Okwanukula: «BISMILLA» Amakulu :Mu Linnya lya Allah. Yayogerwa Tirmidhi.

Okwanukula: «ALLAHUMMA LAKA 'LHAMDU ANTA KASAWTANIIHI, AS-ALUKA KHAIRAHU WA KHAIRA MAA SUNI-A LAHU, WA A-UUDHU BIKA MIN SHARRIHI WA SHARRI MAA SUNI-A LAHUU»
Amakulu: Ayi Allah amatendo gago, gwe Alunyambazza, nkusaba obulungi bwalwo, n'obulungi bwekyo kyebalukolera, era nenkusaba ontaase obubi bwa lwo n'obubi bw'ekyo kyebalukolera. yayogerwa Abu Dauda, ne Tirmidhi.

Okwanukula: Bw'oba olabye olugoye olupya nga munno alwambadde, omusabira n'ogamba nti: «TUBLII WA YUKHLIFU 'LLAHU TA'AALA»
Amakulu: Allah alukuwangalizeemu mpaka bwelukaddiwa, ate bweluba lukaddiye Allah akukyuusizeemu olulala. yayogerwa Abu dauda.

Okwanukula: «ALLAHUMMA INNII A-UUDHU BIKA MIN ALKHUBUTHI WALKHABAA-ITHI»
Amakulu: Ayi Allah neekingiriza naawe ku Majinni amasajja n'amakyala. yayogerwa Bukhaari ne Muslim.

Okwankula: «GHUFRAANAKA»
Amakulu: Ayi Allah nsaba kusonyiwa kwo. Yayogerwa Abu Dauda, ne Tirmidhi.

Okwanukula: «BISMILLAH» Yayogerwa Abu Dauda n'abalala.

Okwanukula: «ASH-HADU ALLAA ILAAHA ILLA ALLAHU WAHDAHU LA SHARIIKA LAHU WA ASH-HADU ANNA MUHAMMADAN ABDUHU WA RASUULUHU»Amakulu: Nkakasa nti teri asinzibwa mu butuufu bwakusinzibwa okujjako Allah yekka teri kimwegattako, era nkakasa nti Nabbi muhammadi muddu we era mubaka we. yayogerwa Muslim.

Okwanukula: «BISMILLAHI TAWAKKALTU ALA ALLAHI WA LAA HAULA WA LAA QUWWATAN ILLA BILLAHI »
Amakulu: Mu linnya lya Allah, nteeka obwesige bwange mu Allah, era tewali busobozi wadde amaanyi okujjako okuva eri Allah. yayogerwa Abu Dauda, ne Tirmidhi.

Okwanukula: «BISMILLAHI WALAJNA WA BISMILLAHI KHARAJNA WA ALAA RABBINAA TAWAKKALNAA»,
Amakulu:
Mu linnya lya Allah tuyingidde, era mu linnya lya Allah twafulumye, era twesigamidde Allah omulezi waffe. oluvannyuma atoolere abantu be salaamu. yayogerwa Abu Dauda.

Okwanukula:
«ALLAHUMMA IFTAH LII AB-WAABA RAHMATIKA»
ayi Allah nziguliraawo emiryango gy'ekisaakyo. yayogerwa Muslim.

Okwanukula:
«ALLAHUMMA INNII AS-ALUKA MIN FADHLIKA»
Ayi Allah nkusaba ku birungi byo. yayogerwa Muslim.

Okwanukula: Njogera ebyo omwaziinyi by'ayogera okujjako ku kigambo:«HAYYA ALA SWALAAH»ne «HAYYA ALAL-FALAAH» Ngamba nti: «LAA HAULA WALA QUWWATA ILLA BILLAH» yayogerwa Bukhaari ne Muslim.

okwanukula:
«Osaalira Nabbi okusasira n'emirembe bibeere ku yye» yayogerwa Muslim.
Oluvannyuma n'ogamba:
«ALLAHUMMA RABBA HADHIHI DDA-AWATI TTAAMAH WASWALAATIL-QAA-IMAH, AATI MUHAMMADAN AL-WASIILATA WA AL-FADHWIILATA WAB-ATH-HU MAQAAMAN MAHMUUDAN ALLADHII WA-ADTAHU» Yayogerwa Bukhaari.
Oluvannyuma n'osaba wakati w'okwaziina n'okukima esswala, kubanga mukaseera ako edduwa teddizibwaayo.

Okwanukula: 1- Nsoma aayatul kursii: Allahu laa ilaha illa huwal-hayyu-lqayyuumu laa ta-akhuthuhu sinatun walaa naumun lahuu maa fissamaawaati wamaa fil-ardhi man dha lladhii yashfa-u indahuu illaa bi-idhnihi ya-alamu maa baina aidiihim wamaa khalfahum walaa yuhiituuna bishai-in min ilmihii illaa bimaa shaa-a wasi-a kursiyyuhu ssamaawaati ssamawati wal-arda walaa ya-uuduhu hifdhuhumaa wahuwal-aliyyul-adhwiimu. [Suurat Al-baqara: 255].
2- N'ensoma: BISMILLAHI RRAHMAANI RRAHIIM (1- Qul huwa Allahu ahadun 2- Allaahu swamadu 3- Lam yalide wa lam yuulade 4- wa lam yakun lahuu lufuwan ahadun) [suurat al- ikhlaas 1_4] emirundi esatu.
BISMILLAHI RRAHMAANI RRAHIIM . (1- Qul a-uudhu birabbil-falaq 2- Min sharri maa khalaqa 3- wa min sharri ghaasiqin idhaa waqaba 4- wa min sharri nnaffaathaati fil-uqadi 5- Wa min sharri haasidin idhaa hasada) [suurat Alfalaq: 1-5] emirundi esatu.
BISMILLAHI RRAHMAANI RRAHIIM . (1- Qul a-uudhu birabbi nnaasi 2- Maliki nnaasi 3- Illahi nnaasi 4- min sharril-was-waasil-khannaasi 5-Alladhii yuwas-wisu fii swuduuri nnaasi 6- Minal-jinnati wannaasi) [suurat Alnaas: 1-6] emirundi esatu.
3-«ALLAHUMMA ANTA RABBII LAA ILAAHA ILLA ANTA KHALAQTANII WA ANAA ABDUKA WA ANA ALAA AHDIKA WA WA-ADIKA MASTATWA-ATU A-UUDHU BIKA MIN SHARRI MAA SWANA-ATU ABUU-U LAKA BI NI-IMATIKA ALAYYA WA ABUU-U BI DHAMBII FAGHFIR LII FA INNAHU LA YAGHFIRU DHUNUUBA ILLA ANTAA»
Amakulu: Ayi Allah ggwe mulezi wange, teri asinzibwa mubutuufu okujjako ggwe, gwe wantonda era nze ndi mudduwo, nkolera kumateekago era kundagaanoyo ekigero kyensobola, newogoma gy'oli omponye obubi bwebyo bye nnakola, nzikiriza ebyengerabyo byonna byompa era nzikiriza ebyonoono byange byennakola, nsaba onsonyiwe kuba mazima teriiyo asonyiwa byonoono okujjako ggwe" yayogerwa Bukhaari.

Okwanukula: «Bi-ismika Allahumma Amuutu wa ah-yaa».
Amakulu nti:
ku erinya lyo Ayi Allah kwenfiira era kwempangalira. yayogerwa Bukhari ne muslim.

Okwanukula: «BISMILLA». Bw'oba weelabidde ku ntandikwa, gamba nti: «BISMILLAHI FII AWWALIHI WA AAKHIRIHI». yayogerwa Abu Dauda, ne Tirmidhi.

Okwanukula: «Alhamdulilahi alladhi atwa-amani haadhaa warazaqaniihi min ghairi hawli minni walaa quwwah».
Amakulu:
Amatendo ga Allah oyo andiisizza emmere eno, era n'agingabirira nga tebubadde busobozi bwange yadde amanyi gange. yayogerwa Abu Daud, ne Ibn Maajah n'abalala.

Okwanukula: «ALLAHUMMA BAARIK LAHUM FIIMAA RAZAQTAHUM, WAGHFIR LAHUM WARHAMHUM»
Amakulu: Ayi Allah bateere emikisa mw'ebyo bye wabagabirira, obasonyiwe era obasaasire. yayogerwa Muslim.

Okwanukula: «ALHAMDULILLAH».
Amakulu:
Amatendo gonna ga Allah. Muganda we oba munne amuwulidde amugamba nti: «YARHAMUKA ALLAHU» Amakulu: Allah akusaasire. bw'aba akimugambye: Amuddemu nti: «YAHDIIKUMU LLAAHU WA YUSLIH BAALAKUM». Amakulu:Allah abalungamye era abaterereze embeera yamwe. yayogerwa Bukhaari.

Okwabukula: «Subhaanaka Allahuma wabihamdika, ash-had an laa Ilaah illaa anta, astaghfiruka wa-atuubu ilaika»
Amakulu: Wayawukana Allah n'amatendo go, nkakasa nti teri asinzibwa mubutuufu bw'okusinzibwa okujjako ggwe, nkusaba onsonyiwe era nkwenenyeza. yayogerwa Abu Dauda, ne Tirmidhi n'abalala.

Okwanukula:
«Bismillah wal-hamdu lillah.
﴾Subhaana Alladhii sakhara lana haadhaa wa maa kunnaa lahu muqriniina, wa innaa ilaa rabbina lamunqalibuuna﴿
Alhamdulillah Alhamdulillah Alhamdulillah, Allahu akbar Allahu Akbar Allahu Akbar.
Subhanaka Allahumma innii dhwalamtu nafsii faghfir lii fa-innahu laa yaghfiru dhunuuba illa anta»
yayogerwa Abu Dauda, ne Tirmidhi.

Okwanukula:
«Allahu Akbar, Allahu Akbar, Allahu akbar, Subhaana alladhii sakhara lanaa haadhaa wa maa kunna lahu muqriniin wa innaa ilaa Rabbinaa lamunqalibuun.
Allahumma inna nas-aluka fii safarinaa haadhaa min al-birri wa ttaqwaa, wa minal-amali maa tardhwaa, Allahumma hawwin alainaa safaranaa haadhaa wat-wi annaa ba-adahu, Allahumma anta swaahib fi-ssafar, wal-kahliifatu fil-ahli, Allahumma inni a-uudhu bika min wa-athaa-i ssafari, wa ka-aabatil-mandhwari, wa suu-il-munqalabi fil-maal wal-ahli.»

Ate bw'aba akomyewo, ayogera ebigambo ebyo waggulu, nayongerako: (Aayibuuna Taa-ibuuna, aabiduuna lirabbinaa haamiduuna). yayogerwa Muslim.

Okwanukula: «Astawdi-ukumullaaha Alladhii laa tadhwii-u wadaa-i-uhu».
Amakulu:
Mbateresezza Allah oyo atabulwako bimutereseddwa. Yayogerwa Ahmad ne Ibun Maajah.

Okwanukula: «Astawdi-u Allaha diinaka wa amaanataka wa khawaatiima Amalika»
Amakulu: Nsaba Allah akuume eddiini yo, n'obwesigwa bwo, n'emirimu gyo egy'enkomerero. yayogerwa Ahmad ne Tirmidhi

Okwanukula: «Laa Ilaaha illa Allahu wahdahu laa shariika laahu lahul-mulku wa lahul-hamdu yuhyii wa yumiitu wa huwa hayyun laa yamuutu, biyadihil-khairu wa huwa alaa kulli shai-in qadiir» Yayogerwa Tirmidhiyyu ne ibn Maajah.

Okwanukula: «A-udhu billaahi mina shaitwani rrajiim». Yayogerwa Bukhaari ne Muslim .

Okwanukula: «Jazaaka Allah khairan»
Amakulu: Allah akusasulemu ekisinga obulungi, Yayogerwa Tirmidhi.

Okwanukula: «BISMILLAH» yayogerwa Abu Dauda.

Okwanukula: «Alhamdulillahi bini-imatihi tatimmu sw-swalihaat»
Amakulu: Amatendo amalungi ga Allah, oyo kulwebyengera bye, ebirungi bituukirira. yayogerwa Haakimu n'abalala.

Okwanukula: «Alhamdulillahi alaa kulli haalin»
Okwanukula: Amatendo ga Allah mu mbeera yonna. Swahiihul-jamii.

Okwanukula: Omusiraamu agamba nti:«Assalaamu alaikum warahmatullaahi wabarakaatuhu». muganda we n'amuddamu nti: «wa alaikumu ssalaamu warahmatullaahi wabarakaatuhu» hadiithi eri mu kitabo kya Tirmidhi ne Abu dauda n'abalala.

Okwanukula: «Allahumma swayyiban naafi-an».
Amakulu:
ayi Allah gifuule nkuba yamigaso. Yayogerwa Bukhaari.

Okwanukula: «Mutwirnaa bi fadhli'llaahi wa rahmatihi».
Amakulu:
Tunyweseddwa ku lw'obulungi bwa Allah n'ekisaakye. yayogerwa Bukhaari ne Muslim.

Okwanukula: «Allahumma innii as-aluka khairahaa wa a-uudhu bika min sharrihaa». yayogerwa Abu Dauda ne Ibun Maajah.

Okwanukula: «Sub-hana'lladhii yusabbihu rra-adi bihamdihi wal-malaa-ikatu min khiifatihi».
Amakulu:
yayawukana Allah oyo Okubwatuka kw'eggulu gwekutendereza ebitendo Bye ne Bamalayika (nabo bamutendereza) ku lw'okumutya. Muwattwa-u ekya Imaamu Maalik .

Okwanukula: «Alhamdulillaahi alladhi aafaanii mimma ibtalaaka bihi wa fadhwalanii alaa kathiirin min man khalaqa tafdhwiilan».
Amakulu:
Amatendo ga Allah oyo eyamponya ekyo kyeyakugezesa nakyo, nansukkulumya olusukkulumya ku bitonde bingi. Yayogerwa Tirmidhi.

Okwanukula: Mu hadiithi: «Omu mu mwe bw'alaba ku muganda we, oba ku yye kennyini, oba mu mmaali ye ekimusanyudde, akisabire emikisa, kubanga ekiiso kya ddala(amakulu nti gyekiri kikwata)» Yayogerwa Ahmad ne Ibun Maajah n'abalala.

Okwanukula: Allahumma swalli alaa Muhammadi wa alaa aali muhammadi kamaa swallaita alaa Ibraahiima wa alaa aali Ibraahiima innaka hamiidun majiidun. Allahumma baarik alaa Muhammadin wa alaa aali muhammadin kamaa baarakta alaa Ibraahiima wa alaa aali Ibraahiima innaka hamiidun majiidun. yayogerwa Bukhaari ne Muslim.
********